Chat with us Call us
Essiga lya Lutalo - Clan Information

Essiga lya Lutalo e Buyijja Mawokota

Okukuuma obuwangwa bwaffe n'ennono ku lw'abaliwo nabaliddawo.

Ebifa ku Ssiga lyaffe

ENSIBUKO Y'ESSIGA LINO

Abazukulu fenna tuva mu Jjaajja Kalyesubula eyali Lwomwa eyasooka. Lwomwa eyasooka ye yazaala Ndalu Masimbi eyazaala Sebambulidde Bbosa- Lutalo 1 (eyatandikawo e Ssiga lino).

Ebitiibwa bya Jjajja Bbosa Sebambulidde Lutalo

Bbosa Sebambulidde Lutalo yakulira wa Jjaajjawe Kalyesubula eyamwagala ennyo, era n'amuwaayo kwe kuweebwa ebitiibwa eby'emirundi ebiri:

  1. SSABAGANZI (Kojja wa Kabaka): Eyategeezanga Kabaka Namasole - Nalugwa (Maama wa Kabaka) by'eyayagalanga okutegeeza Mutabani we, mu biseera ebyo yali Ssekabaka Kimbugwe.
  2. LUTALO (Lyali linya patiike): Yali aleeta amawulire okuva mu Lutalo nga Buganda egaziya ensalo zaayo mu biseera ebyo. Ate nga yali Mulwanyi Namige.

Okutandikibwa kwe Ssiga lya Lutalo

Kigambibwa, nti olw'emirimu emirungi gy'eyakola, yaweebwa okutandikawo e Ssiga mu Kika kye Ndiga eryatumibwa LUTALO. Ssekabaka n'amulagira okuba embuga ye. Okuva olwo ne liyitibwa Essiga lya Lutalo nga e Mbuga eri Katabuulwa -Buyijja.

Lyatandikawo ku mulembe gwa Ssekabaka Kimbugwe (1634-1644). Enkiiko z'eSsiga lino zituula buli Lwamukaaga olusembayo mu mwezi.

Obukulembeze bw'essiga

Alikulira ye GGUBYA JAMES BENNETT SSERUNKUUMA SERWABWE ey'atuuzibwa nga 25.5.2024. Ono nga ye Lutalo owe 12. Katikkiro w'alyo ye KYOBE FRANCIS era nga ye Omwami we Gombolola Musaale Buwama - Mawokota.

Emituba gy'essiga lyaffe

BBOSA Sebambulidde Lutalo yazaala abaana abalenzi 15 era n'abawala 19. Abalenzi yabasimbira emituba era n'ebaba nga b'ebaatandikawo emituba egiri mu Ssiga lye. Wabula EMITUBA 2 kugyo gy'aweebwa baana ba Ndalu baganda ba Sebambulidde Bbosa Lutalo 1, okuli NAMALUSU ne SSENGOMA nga bano baafuna emituba okuva ku jjjajaawe Ndalu.

Essiga lino liyina emituba ejiwerera ddala 17 ne wankubadde nga ejimu tejinazuulwa. Ejitambula mulimu:

  • MPANDE E KABIRA
  • NAMALUSU E BULYANGA
  • KASOZI E MAZIBA
  • BBOSA E DDAMBWE
  • GUBYA E LUNYANGE
  • WAGABA E MAZIBA
  • SENGOMA E MAZIBA
  • LUGGYA E BUMBO
  • MULIGO E BONGOLE

Ababadde Balya Obwa Lutalo

  1. BBOSA LUTALO SEBAMBULIDDE ku Ssekabaka Kimbugwe (1634-1644)
  2. KASOZI LUTALO ku Ssekabaka Kyabaggu (1750-1780)
  3. SERUNKUUMA BYANSANSA LUTALO ku Ssekabaka Semakookiro (1797-1814)
  4. SEMULANGWA LUTALO ku Ssekabaka Suuna II (1832-1852)
  5. MAYANJA RUBAATO LUTALO ku Ssekabaka Ssekamaanya (1814-1832)
  6. BISWANKA LUTALO ku Ssekabaka Muteesa I (1856-1884)
  7. SSENGOMA LUTALO ku Ssekabaka Mawanda
  8. MIKAAYA BBOSA KIBUUKA LUKOOTO LUTALO ku Ssekabaka Mwanga II (1884-1897)
  9. DAUDI NDAGGA ZAAKE LUTALO ku Ssekabaka Daudi Chwa I (1897-1934)
  10. SYLVESTE KYOBE LUTALO ku 1934-2001 ku Bassekabaka, Daudi Chwa, Fredrick Walugembe Muteesa II ne Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II
  11. PAUL BBOSA KYALEMA LUTALO ku Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II (2001-2024)
  12. GGUBYA JAMES BENNETT SERUNKUUMA SERWABWE ku Kabaka Ronald Muwenda Mutebi Lutalo (2024-okutuuka kati)

Obukulembeze bw'essiga

Bano be bakulembeze abatwala essiga lyaffe. Bano basunsulibwa n'obwegendereza era ne bakakasibwa nti basaanidde olwobukugu, obumanyirivu, wamu n'ebisaanyizo ebirala ebyagobererwa.

BENNET GGUBYA SSERUNKUUMA SSERWABWE

BENNET GGUBYA SSERUNKUUMA SSERWABWE

Lutalo(XII)

Mpande e Kabira

0772408350

ENGINEER MU KUZIKIZA OMULIRO

KYOBE       FRANCIS

KYOBE FRANCIS

Katikkiro

Mpande e Kabira

0777547758

MWAMI WA KABAKA OWEGOMBOLOLA MUSAALE

KASAKYA ALOZIUS LUMU LUTALO

KASAKYA ALOZIUS LUMU LUTALO

Mukubiriza

Wabala e Busujju

0751725325

Mukugu mu kuzimba ebizimbe

NDAGGA FARROUK

NDAGGA FARROUK

Muwandiisi

Namalusu e Bulyanga

0755647009

LECTURER

JOHN BISWANKA

JOHN BISWANKA

Muwanika

Mpande e Kabira

0772543073

Mukugu mu kuzimba ebizimbe

NAKIBUUKA GRACE

NAKIBUUKA GRACE

Owebyenjigiriza

Muliggo e Bongole

0772667292

MUSAWO

NABBOSA HAFSWA

NABBOSA HAFSWA

Owebyobulamu

Mpande e Kabira

0753950811

MUSAWO

SSEBAMBULIDDE PATRICK

SSEBAMBULIDDE PATRICK

Owebyokwerinda

Kasozi e Maziba

0702403553

MUSIRIKALE

NALUNKUUMA PROSSY

NALUNKUUMA PROSSY

Owabavubuke n'ebyemizannyo

Ggubya e Lunnyange

0703901691

NABAKUNZI WEKIKA KYENDIGA

PAUL KIYINGI LUWOMBO

PAUL KIYINGI LUWOMBO

Omuwabuzi

Namalusu e Bulyanga

0758990989

KATIKKIRO OWOKUBIRI OWEKIKA KYENDIGA

NAMPALA JANE KABUUZA KYAMBADDE

MUBAKA WA LUTALO -USA

Mpande e Kabira

+845****341
NAKIYINGI ASSY

NAKIYINGI ASSY

Omubake wa LUTALO e German

Namalusu e Bulyanga

+491****2509

Mukugu mu kuzimba ebizimbe

KALEMBE DAMALIE

KALEMBE DAMALIE

MUBAKA WA LUTALO E NEW YORK

Mpande e Kabira

+150***8883
PROSCOVIA NALUNKUUMA

PROSCOVIA NALUNKUUMA

MUBAKA WA LUTALO -GERMANY

Mpande e Kabira

+49****08981

MUSAWO OMUTENDEKE

Obubaka obwenjawulo

Omukolo gwokutuuza Jjajja Lutalo (12)

Omukolo gwokutuuza Jjajja Lutalo(12) Bennet Ggubya Sserunkuuma Ssarwabwe.

Ebyafaayo byekika Ky'endiga

Ebyafaayo byekika Ky'endiga mu Bufunze.

Okwanjula Lwomwa omuggya

Omukolo gwokwanjula Lwomwa omuggya mu Bulange.

Oluyimba lwe'kika Ky'endiga

Oluyimba lwe'kika Ky'endiga mu bujjuvu.

Okwebaza katonda ewa Jjajja Kasakya

Omukolo gwokwebaza katonda ewa Jjajja Kasakya Lawrence.

Okusiima Jjajja Lwomwa Omubuze

Omukolo gw'okusiima Jjajja Lwomwa Omubuze Daniel Kakeedo Bbosa.

Amawulire agaliwo

Weekumire mu kumanya nga ogoberera ebyo ebigenda mu maaso mu ssiga lyaffe, okusinziira mu bitundu ebyenjawulo.

ENYAMBALA ENTINGOLE MU SSIGA LYA LUTALO

ENYAMBALA ENTINGOLE MU SSIGA LYA LUTALO

Abazukulu okuva mu ssiga lya Lutalo era mu omutuba GWA MULIGO nga banekanekanye mu kyambalo ekyenjaw...

Ebirala
WASWA SAMUEL NGAVA OKUBA OMUBALA

WASWA SAMUEL NGAVA OKUBA OMUBALA

AKULIRA OLUNYIRIRI LWA DAUDI NDAGGA ZAAKE NGAKUBA OMUBALA GWEKIKA NGA OLUKIIKO LWESSIGA LUGENDA KUTA...

Ebirala
OKWABYA OLUMBE LWA NAKATUDDE NAKAMYA E MITALA MARIA

OKWABYA OLUMBE LWA NAKATUDDE NAKAMYA E MITALA MARIA

NGA ENNAKU ZOMWEZI 14/9/2024, ESSIGA LYA LUTALO NGA LIKULEMBEDDWA OWESSIGA LUTALO LYAYABYA OLUMBE LW...

Ebirala
OKWABYA ENNYIMBE E BUMBO

OKWABYA ENNYIMBE E BUMBO

Nga ennaku zomwezi 7/12/2024, ennyimbe eziwerera ddala mukaaga (6) zayabizibwa mu mu mutuba gwa Lugg...

Ebirala
OKUTEMA EVVUUNIKE LYOKUZIMBA EKKADDIYIZO

OKUTEMA EVVUUNIKE LYOKUZIMBA EKKADDIYIZO

KULUNAKU LUNO NGA 1.6.2024 ESSIGA LYA LUTALO NGA LIKULEMBEDDWA KATIKKIRO FRANCIS KYOBE, BATEMA EVVUU...

Ebirala
OKUTUUZA LUTALO OWE 12

OKUTUUZA LUTALO OWE 12

Nga ennaku zomwezi 25.5.2024, owessiga Lutalo owe 12 Engineer Bennet Ggubya Sserunkuuma Sserwabwe ya...

Ebirala
Amawulire gonna mu bujjuvu

Ensibuko N'emirandira gy'essiga lyaffe

Wano osobola okulondoola obuvo n'obuddo bwo nga bwe buli, nga osinziira ku bajjajjaabo n'engeri gyebaazaalamu. Buli linnya lyamuntu lyonyigamu, olaba ebimukwatako omuli amannya ge, ebimukwatako mu bufunze, muzzadde we, wamu n'abaana be yazaala.

JJAJJA KALYESUBULA
Ndalu Masimbi
BBOSA LUTALO SSEBAMBULIDDE
Namalusu
Ssentumbwe
Ssekannyo Masimbi
Niminamu
Ssegonja
Ssekubunga
Sserusa
Lwanyaga
Magatto
Nalunga
Sserunkuuma
Ssebutemba
Ssempisi
Nkusi
Kihawo
Bulati
Katisa
Nkonge
Ssekabembe
Naluggwa
Kirembe
Nakyobe
Nakiyingi
Babirye
Nakato
Nakamya
Namiremba
Nakatudde
Nakibuuka
Nankusu
Namitala Kuwokota
Nambajjwe
Nalubaale
Zaawedde
Ggubya
Kabuuza
Ssengoma
Kasozi
Mpande
Kiryewala
Wabala
Kasenge
Luggya
Ssaalongo
Kanakyuma
Muligo
Ndagga
Mwenyango
Sserwabwe Ssengoma
Ssembalirwa
Luggya
Kiwalabye
Wasswa
Ssejjuta Kamya
Bakyawa (Muwala)
Nalulya (Muwala)
Kidza (Muwala)
Ggubya Sikisuleko
Musolo
Lubaale Nkangi
Mukuutamannyo
Ssaalongo Mataali
Musisi Ssekidde
Ssikyageza Kapere
Danze Munana
Kiwanuka Zzimula
Ggubya
Kayaga (Muwala)
Nakibuzi Gwoliza
Kidza
Kibuuka Magatto
Lwanga Tugalumbye
Musisi Kibukutu
Gokyalya Musika (Muwala)
Nabata Meme
Kabuto Kyamukaddiya
Mwennyango
Nakibuuka
Nalugwa
Nabitungo
Musoke Kinejjulira
Kasule Nsibuka
Zekereya Ssaalongo
Kayaga Lwagyawo (Muwala)
Lwagyawo Mukisa (Muwala)
Bbosa
Musoke
Nakibuuka
Julayina Nalugwa
Nankya
Nanvewo
Sserwano Kaggwa
Nekemeya Kabuza
Samuel Bbosa
Samali Nakatudde (Muwala)
Rebeka Naluggwa (Muwala)
Esita Nakiyingi (Muwala)
Musoke Sibano
Muwanga
Buwatu (Muwala)
Kaggwa (Muwala)
Namirembe (Muwala)
Kategano
Gwensanga (Muwala)
Kyalaba (Muwala)
Wajakulaba Kangabaana
Ssengantebuka Ssekalala
Alikisi Lubaale
Kajule
Balwiza Naima
Sarah Kabatanya
Gutalina Ttama
Nabbosa
Kiwanuka Mulisike
Ssengoma
Kalyesubula
Nakibuuka (Muwala)
Namusoke (Muwala)
Mbuzi Namweru
Kibuuka Kittakimanyidde
SSebambulidde
Nakimbugwe (Muwala)
Nkanji Lwokya
Aloki Kidza
Bbosa Kiswa
Yowaana Kibuuka
Gusite Musis
Nalunkuuma (Muwala)
Kabuza Kakyamya (Muwala)
Nagadya (Muwala)
Nakimu (Muwala)
Nanvewe (Muwala)
Wansula (Muwala)
Kasujja
Kasenge
Nampa (Muwala)
Namusoke (Muwala)
Ssembalirwa Balabyettunzi
Kaloli Wentirwa
Lukadde
Banyaga
Bemba
Bakuza (Muwala)
Beremba
Sserusa Nangibwa
Mukasa Kiyega
Kamya (Muwala)
Lyawo
SSerwambwe
Kiwanuka
Sserutemba Mulagattama
Kiryewala Kyakulagira
Diriba
Nangoma Kitalikyo (Muwala)
Nakibuuka Katinda (Muwala)
Kabejja (Muwala)
Yowana Mukasa
Nabbosa (Muwala)
Kabejja (Muwala)
Wasswa Yowana Bbosa
Nakato (Muwala)
Gadya (Muwala)
Nabikanso (Muwala)
Muwanga
Simewo Kiwanuka
Yosefu Ssebambulidde
Kaloli Kaggwa
Antonio Sserunkuuma
Nakabaale
Sirisita Nakimu (Muwala)
Nampa (Muwala)
Nakayima
Ssebyayi
Ssekyayi
Byanguye
Nakayima
Ssebambulidde
Kalyesubula
Nalunyira (Muwala)
Kuwatanya (Muwala)
Kabejja (Muwala)
Naluggwa (Muwala)
Nabbosa (Muwala)
Kikaaba
Sajjabbi
Muyondo Lunyonyi
Lugya
Nanziri (Muwala)
Kiyingi Mabira
Jjembe
Banyaga Kafumbirwango
Nammambo
Nanyenje
Nakibuuka
Kitunzi
Nakibuuka
Malia Mpakajja
Namirembe
Nalumu
Buwala
Ssenundi
Muyondo Byange
Kisule Talika
Ntakula
Kasozi
Kigula
Bulya Banansanga (Muwala)
Mawemuko Kuwatanya (Muwala)
Namirembe
Nantume
Sserunkuuma
Timosewo Kisuule
Musoke
Jjembe
Kiyingi
Kiryewala
Nakibuuka (Muwala)
Buliko (Muwala)
Namirembe
Erina Nabayego

Abantu abogerwako mu Mituba egyenjawulo

Wano olaba omuwendo gw'abantu abawandiikidde mu buli mutuba nga bwekirambikibwa mu kitabo kyessiga lyaffe ekirimu ebyafaayo.

Abantu Bonna 38
Emituba Gyonna 17

Omuwendo gw'abantu mu buli Mutuba

25
Mpande e Kabira
6
Ggubya e Lunnyange
5
Luggya e Bumbo
1
Muliggo e Bongole
1
Namalusu e Bulyanga
0
Kanakyuma mu nnyondo
0
Kasenge e Gomba
0
Kasozi e Maziba
0
Kiryewala (unknown)
0
Kisomba (Unknown)
0
Luyimbalwamukadde e Mwera
0
Ssegonja (Unknown)
0
Ssematembo e Kabira
0
Ssengoma e Maziba
0
Sserulyabwabwagu e Malere
0
Wabala e Busujju
0
Wagaba e Maziba

Ebifa ku Mituba Gyonna mu Bukette

# Omutuba Abantu % Ebisingawo
1 Mpande e Kabira 25
65.8%
2 Ggubya e Lunnyange 6
15.8%
3 Luggya e Bumbo 5
13.2%
4 Muliggo e Bongole 1
2.6%
5 Namalusu e Bulyanga 1
2.6%
6 Kanakyuma mu nnyondo 0
0%
7 Kasenge e Gomba 0
0%
8 Kasozi e Maziba 0
0%
9 Kiryewala (unknown) 0
0%
10 Kisomba (Unknown) 0
0%
11 Luyimbalwamukadde e Mwera 0
0%
12 Ssegonja (Unknown) 0
0%
13 Ssematembo e Kabira 0
0%
14 Ssengoma e Maziba 0
0%
15 Sserulyabwabwagu e Malere 0
0%
16 Wabala e Busujju 0
0%
17 Wagaba e Maziba 0
0%

Famile eziri mu Ssiga lyaffe

Select a Family

Click on a family name to view its members and details