Chat with us Call us
OKUTUUZA LUTALO OWE 12 Essiga lya Lutalo

OKUTUUZA LUTALO OWE 12

Nga ennaku zomwezi 25.5.2024, owessiga Lutalo owe 12 Engineer Bennet Ggubya Sserunkuuma Sserwabwe yatuzibwa okulamula essiga lya lutalo e buyijja. omukolo guno gwaliko abagenyi abenjawulo nga bakulembeddwaamu jjaaja Lwomwa Eria Buzaabo Lwasi nga yeyasumika Lutalo .
Kulunaku luno ne jjajja owomutuba gwa kasozi e maziba Afande patrick ssebambulidde yakwasibwa ekifundikwa kyomutuba ogwo. era Lubugawe ye Nakibuuka Grace.

More Images

← Back to News & Events