Chat with us Call us
OKWABYA OLUMBE LWA NAKATUDDE NAKAMYA E MITALA MARIA Essiga lya Lutalo

OKWABYA OLUMBE LWA NAKATUDDE NAKAMYA E MITALA MARIA

NGA ENNAKU ZOMWEZI 14/9/2024, ESSIGA LYA LUTALO NGA LIKULEMBEDDWA OWESSIGA LUTALO LYAYABYA OLUMBE LWA NAKATUDDE NAKAMYA E MITALA MARIA NG'ONO YAKOLERA NNYO ESSIGA LYAFFE
ESSIGA LYASINZIIRA MU LUMBE LUNO OKUSIIMA EMILIMUGYE ERA JJAJJA LWOMWA YAKIRIZA EKIFAANANYIKYE KITEEKEBWE MU YAFEESI YAKASOLYA E MENGO KU NYANJA YA KABAKA.
WAGGULU NGA JJAJJA LUTALO BENNET GGUBYA NGABUUZA KU MUTABANI WA EVA NDIBOLERA.

More Images

← Back to News & Events