Chat with us Call us

OLUKIIKO KU KASOLYA OKWOGERA KU ENNYIMBE EZAYIMIRIZIBWA NGA 30/11/2024 .

December 2, 2024
KAKALABIZO LYEKIKA
13 attendees
OLUKIIKO KU KASOLYA OKWOGERA KU ENNYIMBE EZAYIMIRIZIBWA NGA 30/11/2024 .

Meeting Summary

OLUKIIKO LUNO LWAGENDERERWAAMU OKUWULIRIZA EBIRUMIRA MU NNYIMBE EZAYIMIRIZIBWA NGA 30/11/2024 MU MUTUBA GWA KASOZI.

Resolutions

1].ABAJJWA NGA BAKULEMBEDDWAAMU NASSUUNA MARIA GORRET BEYAMA OKUGULA EMMERE ENAKOLA OMUKOLO GWONNA.

2].JJAAJJA KASOZI YASABIBWA OKUKWATAGANA NE NAMALUSU OKUFUNA OMUSUMISI KUBA TALINA KUVA MU MUTUBA GWA KASOZI.

3]. ABAZUKULU BALAGIRWA OKUSOOKA OKWABYA ENNYIMBE OLUVANNYUMA BASIBE ABALONGO KUBA TEBABASIBA MU MAZIGA.

4].ENNYIMBE EZALOOPWA MU MUTUBA GWA WAGABA ZAKATIBWA MPAKA NGA ZIYISE MU MAKUBO AMATUUFU.
5]. EENYIBE EZAYISIBWA NGA 7/12/2024 MU MUTUBA GWA KASOZI TEZAWEEBWA BABAKA BA LWOMWA KUBA BAALI BAJJA KUBEERA MU LUKIIKO E MBAALE