Chat with us Call us

BUWAMA KU POLIISI KU NSONGA ZETTAKA LYESSIGA

November 21, 2024
BUWAMA KU POLIISI
32 attendees
BUWAMA KU POLIISI KU NSONGA ZETTAKA LYESSIGA

Meeting Summary

OLUKIIKO LUNO LWALI KU POLIISI E BUWAMA WAKATI WESSIGA NE UMAR BBOSA NGA LWAYITIBWA OMWAMI LUDEEBO STEVEN [AKULIRA EBYETTAKA OKUNOONYA BWIINO KU TTAKA LYESSIGA.

Resolutions

1]. ENYUMBA YESSIGA OKUYIMIRIZIBWA.
OLUKIIKO LWASALAWO OKUYIMIRIZA ENNYUMBA EYALI ETANDISE OKUZIMBIBWA UMAR BBOSA MPAKA NGA ESSIGA LIKIRIZZA EGENDE MU MAASO.

2].OKULONDA BA TRUSTEES.
OLUKIIKO LWALAGIRA BA TRUSTEES OKULONDEBWA NGA BAYITA MU MITEENDERA EMITUUFU OKUSOBOLA OKUTANDIKA OKUGOBA KUKUFUNA EKYAPA EKYALI KYABULA.

3]. OLUKIIKO OLWOKWEBUUZA:
POLIISI YASABA OLUKIIKO LWESSIGA OKUYITA OLUKIIKO OLWAWAMU OKUMANYA OBA UMAR BBOSA ENNYUMBA AZIMBA YIYE OBA AZIMBA YA SSIGA.